Birungo ki bye bassa m’mukwano? Guno ogutusuza nga tutunula Negukulinya ne kubwongo, ng’omusujja Laba bwegukulesaawo abazadde Maama ne taata boyagala ennyo Nogenda n’oyo, gwewalaba oluvannyuma Oyo eyakulira mu maka amalala Naawe ne bakuzaala ewalala Laba bwemusisinkana, ne mutta ekyama (hey) Laba bwemugabana emitima Era ne mufuuka muntu omu (oh oh!) Ebya love, nga byewunyisa Nze lwa kwogera nga agereesa Nafunye nange omulungi, ih ih Ne musuubiza, okumukuba empeta Antijisizza m’mikwano N’aboluganda abagambye, nti teri mulala, taliiyo Nz’amusula mu birowoozo
New Article Entertainment Josh wonder I wanna fly with you, far away I wanna be with you, baby For the rest of my life I wanna fly with you, far away I wanna be with you, baby For the rest of my life
Bambi anjagala talimba (ono talimba) Ankakasizza mubyakola (oh oh) Omutima neguba muteefu, obutayuuga (guno teguyuga, teguyuga) Nina kuseesa m’mukwano (ka nsese) Kwongera ate ku muwembejja Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu (ono mwagala nga bwaali)