Angella – Dr. Hilderman (2015)

I take long to vybe it buh buh when I vybe you feel it
I take long to vybe it buh buh when I vybe you feel it…

Singa kyalikisoboka angella osanamu copy. Buli omu naba nga gwe eno ensi ebeela egonze. Nze Angela nenkufuna. Mwanagwe onyumisa e lubagga. Bweba mpetta nenjikuwa. Angella simanyi ngeli jokikola…

Angela nali ntidde bwenawulira àkayimba ka sizza. Nali mpowa e nansana nenzijjukila owewange owe lubagga. Nentula nengatagata nenfumitiliza nga ndaba tekisoboka. Angela gwenjagala mumanyi kyayagala kyatayagala nkimanyi. Kyasobol’ayogele asobola teyepampaliga nga abalala. Mbakuba na photocopy. Angella osanamu copy. Abantu ensi okuginyumirwa. Angela osanamu copy…… Alipa dem. Booom

Singa kyali kisoboka, Angela osanamu copy. Buli omu naba nga gwe, eno ensi ebeela egonze. Nze angella nenkufuna, mwanagwe onyumisa e lubagga. Bweba mpetta nenjikuwa angella simanyi ngeli jokikola. Wolipa.. Boooom

Angella… Wenfila tebakulimba, talinga Bali abalala abanimba nooo.. Wenfila tebakulimba kyatasobola angella akugambilawoo.. E lubagga jetwesunga kalidinali omukono Naye ayuweko, akalulu kwolwo lwenkamuwa, mutima gwange nebyange bifuuke bibye, convoy evewoo.. Tuto ne bakabowa muli tuwulira.. Kitebi jenkasiba, embag bwegwa tuzimbe enalukolongo, oba tusabe e mengo.. Angella nkimanyi osinga abava e mengo.. Oba okikola otya naye, abalabe bo mbasasila sincerely.. Angella tolina gwozalawa, osilik busilisi nebwebakuvuma nooo.. Oba okikola otya Naye, 4WD yange angella..

I am Dr Hilder Zunguli.

(Visited 46 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

three + 8 =

<