Anfuukula – Grace Nakimera (2008)

About

Album: Anfukuula
Released: 2008
Artist: Grace Nakimera

Lyrics

IntroMama Anfukuula X2[ Verse 1 ]Mumpe ku fan, kuba ebugumu linzita nziyiraNga njagala mazzi ncoolinge kubanga nfaOn’omwana banange afus’ensongaBuli lwemulabye, nenfukuuka uh!Kilinga kilwadde, kiva ku mutweNekyikilira, paka ku meemeEkiwaato, wulira bamba…Mbagambye anfukuula!(Chorus)Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuulaKyenva munsidira eh eh, mama anfukuulaKyenva mukabira eh eh, mama anfukuulaBuli lwemulabye nzena, nemuyimbira…[ Verse 2 ]Ekintuseeko munyambe nfun’eddagalaKisuseko njidde yiddeKilinga kilwadde, kiva ku mutweNekyikilira paka ku meemeMba ndi awo, lubutto bambaEkiwatto, kyisab’anyigekkoKati obwongo bwesiba…Mbagambye anfukuula!(Chorus)[ Bridge ] Oh oh oh oh Yeah hey yeah…Oh oh oh oh Omwana anfukuula nze…Oh oh oh oh Grace nfukuuka nze…Oh oh oh oh Sibalimba anfukuula nze…Bampalampa Bampalampa…(Chorus) X2
(Visited 12 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four × four =

<