Aliba Ani – Chosen Becky (2020)

Lyrics

Let them see itMukwano gwange Kano kekayimba Kenakusuubiza nkuyimbireOkuva kuntobo yomutima gwange kawulireNali ndowoza nti abantu abalunji Bebalina sente ezifukumukaAbo abanyirira nga bamalayika Naye nalabukaEmibiri gyabwe ne Emitima gyabwe bibera ne enjawulo etenkanikaNga nolumu ebigambo nendowoza zaabwe si byebimu ate yiiGwe Naye nakufuna nga kirabo mumutima wandya nga kiwukaaAkadagala kabayagalana kuba kubeera boombi
Naye nga lwaki? oyo aliba ani?Omuntu alinzijja wano wendiBanange aliba ani?
Mazima ddala ki?, oyo aliba ani?Omuntu alinjagazisa owundiNaye ddala aliba ani?
Nkubamu akafananyi nga olwo wagendaNondeka nga silina luyingoEbintu bayaffe byona byetuyiseemu nga olwo obikooyeAbolugambo bantu bakacwaanoEmitawana mubayagalanaEnyombo nenjawukana bebabileeta beewale aboEbyama byaffe olwo oyiweyiwe eyoNga buli gwosanga tomutalizaAbakulu nabato bonna obabulira nga bwewakoowa yiiOlwo Omutima gwanga nga ogumenye amaziga genkaaba gakulukutaGava mu love etalina kijjuzawo Ngoolwo ogenze yi NeddaNaye Nali nakufuna nga kitone, Mumutima wayingira nga kinusuAkadagala kabayagalana kuba kubeera fembi
Naye nga lwaki, oyo aliba ani?Omuntu alinzijja wano wendiBanange aliba ani?
Mazima ddala ki?, oyo aliba ani?Omuntu alinjagazisa owundiNaye ddala aliba ani?
Yii munnange sembera eno banangeBino byenkuwa si bikuta bya gonja nti oba oliawo binakala nkyaNtebereza bitebereze olwo nenfubaNegenderezeOmanyi mukwano eno yensi yokka abalal batulimba
Naye nga lwaki, oyo aliba ani?Omuntu alinzijja wano wendiBanange aliba ani?
Mazima ddala ki?, oyo aliba ani?Omuntu alinjagazisa owundiNaye ddala aliba ani?
(Visited 86 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five × 3 =

<