Emikisa Gy’abakazi – Betina Namukasa (2015)

About

Label: Da NU Eagles
Genres: R&B/Soul, Nigerian R&B, Afropop

Lyrics

Ka rona kali kawala kasiwufu nga kalina omulenzi wako Tom nga bambi kamwagalanyo naye ng’akagyoga nnyo ng’alaba ng’akayamba olwendabika era bambi lwakya lumu kanyabo kange nakagoba ng’afunye owakilasi akasinga naye akugoba yakuwa ekubo laba ka ronah gyekagenda kafunayo omusajja asinga oli ng’akalabanga malayika bakola babibiri nebezimba ebyamukama tebigwayo kati Tom kamuyitako nga kamukuba nffufu . ChorusPart IITobela n’omukazi ng’olowoza nti wamuyamba buyambi tobela n’omukazi ngosuubira nti wamujuna bujunyi ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma welimbye bulimbi emikisa gy’abakazi gyo mingi ekyo olina okukimanya’,part ii.. muno Tom mwazungila yasanga ka ronah n’omwagalwa wako yabulb okwetuga n’abakira wo akasimu n’akuba Ronah nze nkwewunya nali manyi nnyabo wafuna nyo oyo faala we kyazanga mufere wakibuga munange singa nange ompa time sweetheart netwogera natamanya nti oli gwa switiza yali yakowa yakowa nyo namudamu esimu yange jileke tomalirako muliro abatalina byakola mwesimye mwagabana obudde mwamalaGwenjagala ali easy nyo tomuletako kamanyiro nkulabanga missed call ebyange nawe sorry bambi byagwawo.ChorusPart IIIAbasajja kyembagamba mulina okumanya bino ekitonde ekikazi kyasuka katonda yatuwa favour yatukola mukatiiba kanjawulo gwolaba ng’eya feddinga omulala amulaba nga mata buta emikisa gya bakazi gyo mingi kyo mulina okukiyiga eyanobeera musapatu omusanga yesaze kakondo emikisa gy’abakazi gyo mingi eky’olina okukimanya kanyabo kewasibila nga munju okasanga ku beach ketaya e’mikisa gy’abakazi gyo mingi nyabo nyabo eky’olina okukimanya laba eyasibilira nga mukene nyabo kati ennyama agilisa mbwa emikisa gy’abakazi gyo mingi eky’olina okukimanya.
(Visited 87 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × 2 =

<