Tobanakutya – Juliana Kanyomozi (2007)

Lyrics

Lalala, oohLalala, eehLalala, ooh, hmmLalala, uuhLalala, aahLalala, ooh
Buli omu, anonya esanyuAnonya wagumilaOmutima gwe okufuna eddembeEnsi bwebera nga eyugaOh anonya weyekwata, nze sive woliOba, mu’mpewoo enkuta (mu’mpewoo enkuta)Mukasera akabi, ooh era ndibawo
Mukwano, toba nakutyaNgumidde kugweNkwagala, nga bwoliEbyange, byonna kati bibyoNa buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala
Okwagala, nakwo kutamizaWena nowulira, nga nomutwe gwetololaEbitamiza, kuva buto nali nabiganaNaye gwe, anha! Mpulira nkwagalaEra, ooh muli nasiima nyoN’omukwano ogwo gwondagaOmatiza omutima ne meeme
Mukwano, toba nakutyaNgumidde kugweNkwagala, nga bwoliEbyo ebyange, byonna kati bibyoNa buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala
Olwo bulungi bwo, nobuntubulamuAlimpa ki alinzijja kugwe, sikimanyi nangeEnjala, oba obwavuSibitidde nze, ndilya ku bulungi bwo
Mukwano, ooh toba nakutyaNgumidde kugweNze nkwagala, nga bwoli (nkwagala)Ebyange, byonna kati bibyoNa buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala
Lalala, oohLalala, eehLalala, ooh, hmmLalala, uuhLalala, aahLalala, oohLalala, oohLalala, eehLalala, ooh, hmmLalala, uuhLalala, aah
(Visited 73 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

10 + twelve =

<