Ndaga – Irene Ntale (2022)

About

Album: Ndaga
Released: 2022
Artist: Irene Ntale

Lyrics

Haa!
Wake up, wake up
Make up, make up your mind
Hmmm

Bannange, too much love egenda kunzita
Eeh, kanfune eggiraasi mwe ngirembeka
Wuuyo, wuuno bulijjo anzuukusa ekiro
Eeh, nsonyiwa ebyama ŋŋenda kubyatula
Okimanyi I love you
Nze simanyi bya kwekweka
Bwoba naawe bwoli
Kati ndaga mu lujjudde
Bannange public love ewooma
Okumanya ewooma
Oyinza n’ogiroota
Ssibalimba public love ewooma
Okumanya ewooma
Laba nze yannyonoona

Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka

Waliwo lwe mpulira
Nga n’omusaayi gugenda kwesiba
Olumu ne mpulira
Nga n’omutima ogubunya obufoofofo oh oh
Wansiba akatambaala
Nkumatira kimanye ssi bya zzaala
Ŋŋenda kusaba n’essaala
Bw’okkiriza tuzaaleyo abaana
Bannange public love ewooma
Okumanya ewooma
Oyinza n’ogiroota
Ssibalimba public love ewooma
Okumanya ewooma
Laba nze yannyonoona

Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka

Ba rumour monger bawarminga
Ba rumour monger bawarminga

Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka

Sir Dan Magic

Wuuyo, wuuno bulijjo anzuukusa ekiro
Eeh, nsonyiwa ebyama ŋŋenda kubyatula
Okimanyi I love you
Nze simanyi bya kwekweka
Bwoba naawe bwoli
Kati ndaga mu lujjudde

ALSO SEE;
Sukaali – Irene Ntale (2020) 

(Visited 41 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

4 + 17 =

<