Eno Ye Sawa – Irene Ntale (2013)

Lyrics

Olwa leero nkufumbideyo ka chai kokaKuba empewo nyingi, sagala olumwe mukwanoBwemaze okuyiisa ate nenetuningaEla olaba nawe, bwenti bwendi munangeNg’olwo ndowooza, nga ndowooza omulungi wanadira, ndowoozaNg’olwo nkulinda, nkulinda munange ate nyabo nkole ntya?Kuba ndaba obudde, bwebuno obuddeWenjagalira owange ambeere kumpiEla eno y’esawa, eno y’esawaWenjagalira omwana abeere nangeObudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)Kansumulule banange, labayo olukedde empewo banangeKabogere oli wange, ekooti ndeeta eno nkole ntya nze?Njagala mbeere woli, tondeka nga wo beera nga wendiNsaba mbeere woli, omukwano mama nkuyiireKuba ndaba obudde, bwebuno obuddeWenjagalira owange ambeere kumpiEla eno y’esawa, eno y’esawaWenjagalira omwana abeere nangeObudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)Emirembe, mbeera awo wobeeraTogeza nga nonsuula, mukwanoKubanga nange wendi, tuula…Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze d oh…)Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)Oba bukya bukye (nze nawe oh…)Baby tondeka (bwendi nawe oh…)Oba kiba kibe (nze nawe oh…)
(Visited 111 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

10 + eight =

<