Gutujja – Rema Namakula Ft. B2C (2019)

Lyrics

Boyfriend your love is so bomberAm yours, your cargoLet’s fly in your chopper, eh yeahOlina omukwnao ogutalina alinaOnkoona mubiri magumba nga musekuzoWampa laavu baby wampa kwekusaWamponya bu love nigga, bu ssemyekozo
Would you mind, would you mind?Calling your phone at any time?Would you mind, would you mind?Nkuterese omutima nawe ompe ogugwo?
Gutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du duGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du du
Kwata pen, kwata olupapula nsooke nkuweByonna by’oyagalaWandiika ntuma nkuweKubanga, omutima gwange wagwefugaNaye nze saagala kumanya by’amefugaBy’onfuga binyuma gwe yongera, nsaba nkuwe (ky’oyoya nkuwe)Yegwe eyanazaako enaku yonaSsuubi lyewaleeta mu mutima munda babeNkwagala omu wekaWansangula amaziga gona
Gutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du duGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du du
Omutima mulwadde yanguwaBaby gwe musawoKwata wano, awo awo (eh)Would you mind, would you mind?Calling your phone at any time?Would you mind, would you mind?Nkuterese omutima naawe ompe ogugwo?Kano koze baby katubalumyeSembera omukwano gwe nina gujjuza n’eddebe (hey)Gw’onsudde mu mukwano guno omutegoGirl I’m your meal, breakfast ku table
Gutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du duGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du du
Le go, say!Wambunabuna, omusaayi n’omutima bya-connectinga (eh)Luno olunaku nze sirwejjusaWamponya buli bu gold-digger obutakutaOh oh mi sing sayOlimu ekirungo kya sukaaliAlaali onkubisa walaayiYegwe owange omu gwe mpita bumaaliAlaali ne bwewataba futaali
Would you mind, would you mind?Calling your phone at any timeWould you mind, would you mind?Nkuterese omutima nawe ompe ogugwo
Gutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGutujja, gutujja, gutujjaWotali babe, omutima gubeera gutujjaGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du duGuba gukoona bwe du du duGukoona bwe du du du
(Visited 80 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

twenty + five =

<